Ebikwata ku Kibanja kino Alipoota lwerumu ku mpapula entono z'amawulire ez'okumutimbagano eziri mu lululimi Oluganda mu ggwanga. Mu Alipoota tusiima netutuuka ebuziba okusobola okuleterera omusomi waffe emboozi eri emabega ge mboozi mu byobufuzi, emisango n'okunonyereza okusobola okukumira omusomi waffe mukumanya Era tufaayo nnyo ku byenkulakulana n'okutubumbula embeera z'abantu