Ffe totubuulira njaga ya Kyagulanyi,ku Muzeeyi kwetufiira

*Banalubaga abaganyulwa mu nteekateeka ya YWCP beeyamye okunoonyeza Pulezidenti Museveni akalulu BYA:OMULANGIRA DDEMBE YONAH Lubaga,Kampala Banalubaga…

Fuutu sooja wa Kyagulanyi yeswanta kutwala kifo kya kkansala e Kireka

Kira,Wakiso BYA:KAYEMBA TONNY Netherous Nyanzi,fuutu sooja wa Pulinsipo Robert Kyagulanyi Ssentamu owa manyi okuva mu Kira…

Aba PFF mu Kira balaze amaanyi gebagenda okukozesa okufufugazza ebibiina ebirala

BYA:MUSASI WAFFE. Bakkansala abakwatidde ekibiina kya ka ssimu ekya People’s Front For Freedom (PFF) bbendera mu…

Eyaleeta Ssemujju e Kira Yeswanta Kuwangula  Bwa Ssentebe Bwa Divisoni

KIRA,WAKISO BYA:MUSASI WAFFE  Peter Kyambadde eyegwanyizza ekifo kya ssentebe wa Bweyogerere divisoni akakasizza nga walinze okulayira…

Ebibalo ebipya ku Siriimu bitiisa!Akulya waba mwana wa boda nga temwekebezanga wekaabireko

*Buli lunaku abantu 100 bebasigibwa Siriimu mu Uganda *Kyotera,Kalangala ne Masaka zezikulembede mu kubunyisa Siriimu BYA:OMULANGIRA…

Ekyatuwanguza NUP akabiina akakoma ku City Square mu kulonda okwaggwa njawukana

Kampala BYA:OMULANGIRA DDEMBE YONAH Rose Namayanja Nsereko,omummyuka wa Ssabawandiisi w’ekibiina ekiri mu buyinza ki NRM akubiriza…

Munonde mbawonye obukodo bwa Ssemujju

Kira,Wakiso. BYA:MUSASI WAFFE Mark Tulyazalwa Mugisha akakasiza Banakira nti singa bamulonda mu kifo ky’omubaka owa Kira…

UBOS ezemu okubaala abaana mu massomero

BYA:OMULANGIRA DDEMBE YONAH Chris N.Mukiza(PhD) akulira UBOS ekitongole ekivunanyizibwa ku bibaalo mu ggwanga alangiride nga entekateeka…

Ssemujju akalulu kamutudde mu kifuba Musajja wa Genero Muhoozi n’abalala 7 bewera kumuza mukyalo e Bijaaba

Kira,Wakiso BYA:MUSAASI WAFFE Newankubade kawanddula bigambo Ibrahim Sssemujju Nganda omubaka wa Kira Municipaalite mu lujudde ayogeza…

Obunkenke mu Owino:Abasuubuzi batadde Omugagga Ham ku kiso lwa kwagala kumenya katale

Owino,Kampala BYA:MUSASI WAFFE Abasuubuzi mu katale ka St.Balikuddembe(Owino) baweeze nti singa Omugagga omuto Hamis Kiggundu adamu…